Engero Chapter 9

For English

Read Engero Chapter 9 Online

Read Engero Chapter 9 online from the Holy Bible. This chapter is part of the Book of Engero in the Old Testament. Browse every verse with easy chapter navigation, continue to the next chapter, or explore the complete Book of Engero and the Holy Bible online.

Choose a Chapter

Engero 9

Essuula 9

1. Amagezi gazimbye ennyumba yaago, Gatemye empagi zaago musanvu:

2. Gasse ensolo zaago; gatabudde omwenge gwago; Era gategese emmeeza yaago.

3. Gasindise abawala baago, googerera waggulu. Ku bifo eby'omu kibuga ebisinga obugulumivu,

4. Nti Buli atalina magezi akyamire muno: Oyo abulwa okutegeera gamugamba nti

5. Mujje mulye ku mmere yange, Era munywe ku mwenge gwe ntabudde.

6. Mulekenga, mmwe abatalina magezi, mubeerenga abalamu; Era mutambulirenga mu kkubo ery'okutegeera.

7. Anenya omukudaazi yeeswaza: N'oyo abuulirira omubi yeetonnyezaako ebbala.

8. Tobuuliriranga mukudaazi aleme okukukyawa: Buuliriranga ow'amagezi, anaakwagalanga.

9. Yigirizanga ow'amagezi, aneeyongeranga okuba n'amagezi: Yigirizanga omutuukirivu, aneeyongeranga okuyita.

10. Mu kutya Mukama amagezi mwe gasookera: N'okumanya oyo Omutukuvu kwe kutegeera.

11. Kubanga ku bwange ennaku zo ziryongerwa, N’emyaka egy’obulamu bwo girisukkirizibwa.

12. Oba nga olina amagezi, weebeera n’amagezi wekka: Era bw’onoonyoomanga, kuliba ku ggwe wekka.

13. Omukazi omusirisiru aleekaana; Talina magezi, so taliiko ky'amanyi.

14. Era atuula ku mulyango gw'ennyumba ye, Ku ntebe mu bifo eby'omu kibuga ebigulumivu,

15. Okuyita abo abayitawo, Abakwatira ddala amakubo gaabwe,

16. Nti Buli atalina magezi akyamire muno: N'oyo abulwa okutegeera amugamba nti

17. Amazzi amabbe ge gawooma, N'emmere eriirwa mu kyama ye esanyusa.

18. Naye tamanyi ng'abafu bali eyo: Ng'abagenyi be bali mu buziba bw'emagombe.

About Engero Chapter 9

Read Engero Chapter 9 online from the Holy Bible. This chapter is part of the Book of Engero in the Old Testament. Continue reading with the chapter navigation above or explore the complete book.

Book Information

Book: Engero
Chapter: 9
Testament: Old Testament

How to Read this Chapter

Use the Previous and Next Chapter buttons to continue reading Engero. You can also adjust the font size for comfortable reading and browse other books of the Bible using the navigation links.

https://www.youtube.com/watch?v=rzsT_Q3KLzE

More Resources

Continue Reading the Bible

Continue reading Engero Chapter 9 and explore every book, chapter and verse of the Holy Bible. Use the navigation links above and below to move through the Scriptures with ease.

Frequently Asked Questions

What is Engero Chapter 9?

Engero Chapter 9 is part of the Book of Engero in the Holy Bible.

Can I read this chapter online?

Yes. You can read the complete Engero Chapter 9 online for free with easy chapter navigation.

More Chapters from Endagaano Enkadde

  1. Engero Chapter 23
  2. Engero Chapter 25
  3. Engero Chapter 19
  4. Engero Chapter 17
  5. Engero Chapter 12
  6. Engero Chapter 22
  7. Engero Chapter 16

Explore More from engero

  1. Engero Chapter 5
  2. Engero Chapter 17
  3. Engero Chapter 10
  4. Engero Chapter 18
  5. Engero Chapter 30
  6. Engero Chapter 12
  7. Engero Chapter 27

Related Chapters & Readings

  1. 1 Ebyomumirembe Chapter 29
  2. Yobu Chapter 30
  3. Ekyamateeka Chapter 17
  4. Zekkaliya Chapter 12
  5. 1 Ebyomumirembe Chapter 25
  6. Yoswa Chapter 2
  7. Yobu Chapter 28
Share Your Love

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *