Omubuulizi Chapter 11

For English

Read Omubuulizi Chapter 11 Online

Read Omubuulizi Chapter 11 online from the Holy Bible. This chapter is part of the Book of Omubuulizi in the Old Testament. Browse every verse with easy chapter navigation, continue to the next chapter, or explore the complete Book of Omubuulizi and the Holy Bible online.

Choose a Chapter

Omubuulizi 11

Essuula 11

1. Suulanga emmere yo ku mazzi: kubanga oligiraba ennaku nnyingi nga ziyiseewo.

2. Owenga musanvu omugabo, weewaawo, munaana; kubanga tomanyi ekibi bwe kiriba ku nsi.

3. Ebire bwe bijjula enkuba, ne biyiika ku nsi: n'omuti bwe gugwa okwolekera obukiika obwa ddyo oba obwa kkono, mu kifo omuti mwe gugwa we gulibeera.

4. Alabirira embuyaga talisiga; n'oyo atunuulira ebire talikungula.

5. Nga bw’otomanyi ekkubo ery'empewo bwe liri, newakubadde amagumba bwe gakulira mu lubuto lw'oyo ali olubuto; era bw'otyo bw'otomanyi mulimu gwa Katonda akola byonna.

6. Enkya osiganga ensigo zo, n'akawungeezi toddirizanga mukono gwo: kubanga tomanyi bwe ziri ku zo eziriraba omukisa, oba zino oba ezo, oba zonna ziryenkana okuba ennungi.

7. Mazima omusana guwooma, era kigambo kya ssanyu amaaso okulaba enjuba.

8. Weewaawo, omuntu bw'awangaala emyaka emingi, agisanyukirenga gyonna; naye ajjukirenga ennaku ez'ekizikiza, kubanga ziriba nnyingi. Byonna ebijja butaliimu.

9. Sanyukiranga obuvubuka bwo, ggwe omulenzi; omutima gwo gukusanyusenga mu nnaku ez'obuvubuka bwo, otambulirenga mu makubo ag'omutima gwo ne mu kulaba kw'amaaso go: naye tegeera nga Katonda alikusalira omusango gw'ebyo byonna.

10. Kale ggyangawo obuyinike ku mutima gwo, oggyengawo obubi ku mubiri gwo: kubanga obuto n'obuvubuka butaliimu.

About Omubuulizi Chapter 11

Read Omubuulizi Chapter 11 online from the Holy Bible. This chapter is part of the Book of Omubuulizi in the Old Testament. Continue reading with the chapter navigation above or explore the complete book.

Book Information

Book: Omubuulizi
Chapter: 11
Testament: Old Testament

How to Read this Chapter

Use the Previous and Next Chapter buttons to continue reading Omubuulizi. You can also adjust the font size for comfortable reading and browse other books of the Bible using the navigation links.

https://www.youtube.com/watch?v=rzsT_Q3KLzE

More Resources

Continue Reading the Bible

Continue reading Omubuulizi Chapter 11 and explore every book, chapter and verse of the Holy Bible. Use the navigation links above and below to move through the Scriptures with ease.

Frequently Asked Questions

What is Omubuulizi Chapter 11?

Omubuulizi Chapter 11 is part of the Book of Omubuulizi in the Holy Bible.

Can I read this chapter online?

Yes. You can read the complete Omubuulizi Chapter 11 online for free with easy chapter navigation.

More Chapters from Endagaano Enkadde

  1. Engero Chapter 12
  2. Engero Chapter 23
  3. Engero Chapter 19
  4. Engero Chapter 10
  5. Engero Chapter 7
  6. Engero Chapter 26
  7. Engero Chapter 25

Explore More from omubuulizi

  1. Omubuulizi Chapter 12
  2. Omubuulizi Chapter 10
  3. Omubuulizi Chapter 6
  4. Omubuulizi Chapter 5
  5. Omubuulizi Chapter 7
  6. Omubuulizi Chapter 2
  7. Omubuulizi Chapter 9

Related Chapters & Readings

  1. Ebyabaleevi Chapter 1
  2. Zabbuli Chapter 54
  3. Abafiripi Chapter 3
  4. Yeremiya Chapter 40
  5. Yoswa Chapter 17
  6. Abaruumi Chapter 12
  7. 1 Ebyomumirembe Chapter 11
Share Your Love

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *