Zekkaliya Chapter 5

For English

Read Zekkaliya Chapter 5 Online

Read Zekkaliya Chapter 5 online from the Holy Bible. This chapter is part of the Book of Zekkaliya in the Old Testament. Browse every verse with easy chapter navigation, continue to the next chapter, or explore the complete Book of Zekkaliya and the Holy Bible online.

Choose a Chapter

Zekkaliya 5

Essuula 5

1. Era nate ne nnyimusa amaaso gange ne ntunuulira; era, laba, omuzingo gw'ekitabo ogubuuka.

2. N'aŋŋamba nti Olabye ki ggwe? Ne nziramu nti Ndabye omuzingo gw'ekitabo ogubuuka; obuwanvu bwagwo emikono abiri n'obugazi bwagwo emikono kkumi.

3. N'aŋŋamba nti Ekyo kye kikolimo ekifuluma okubunya ensi yonna: kubanga ng'ekyo bwe kiri, buli abba aligobwamu ku luuyi lwayo olumu; era ng'ekyo bwe kiri, buli alayira aligobwamu ku luuyi lwayo olulala.

4. Ndikifulumya, bw'ayogera Mukama w'eggye; era kiriyingira mu nnyumba y'omubbi ne mu nnyumba y'oyo alayira erinnya lyange obulimba; era kirisula mu nnyumba ye wakati, era kirigizikiriza n'emiti gyayo n'amayinja gaayo.

5. Malayika eyali ayogera nange n'ajja n'aŋŋamba nti Kale yimusa amaaso go, olabe kino ekifuluma bwe kiri.

6. Ne njogera nti Ekyo kiki? N'ayogera nti Ekyo ye efa efuluma. Era n'ayogera nti Amaaso gaabwe bwe gali bwe gatyo ku nsi yonna;

7. (era, laba, ettalanta ey'essasi yasitulibwa;) n'oyo ye mukazi ng'atuula munda wa efa.

8. N'ayogera nti Ono bwe Bubi; n'amusuula wansi munda mu efa: n'ateeka omusinga gw'essasi ku kamwa kaayo.

9. Awo ne nnyimusa amaaso gange ne ntunula; era, laba, abakazi ababiri ne bafuluma, empewo nga ziri mu biwaawaatiro byabwe; era baalina ebiwaawaatiro ng'ebiwaawaatiro ebya kasida; ne basitula efa mu bbanga ly'ensi n'eggulu.

10. Ne ŋŋamba malayika eyali ayogera nange nti Abo efa bagitwala wa?

11. N'aŋŋamba nti Okumuzimbira ennyumba mu nsi ya Sinaali; nayo bw'eriggwa, aliteekebwa eyo mu kifo kye ye.

About Zekkaliya Chapter 5

Read Zekkaliya Chapter 5 online from the Holy Bible. This chapter is part of the Book of Zekkaliya in the Old Testament. Continue reading with the chapter navigation above or explore the complete book.

Book Information

Book: Zekkaliya
Chapter: 5
Testament: Old Testament

How to Read this Chapter

Use the Previous and Next Chapter buttons to continue reading Zekkaliya. You can also adjust the font size for comfortable reading and browse other books of the Bible using the navigation links.

https://www.youtube.com/watch?v=rzsT_Q3KLzE

More Resources

Continue Reading the Bible

Continue reading Zekkaliya Chapter 5 and explore every book, chapter and verse of the Holy Bible. Use the navigation links above and below to move through the Scriptures with ease.

Frequently Asked Questions

What is Zekkaliya Chapter 5?

Zekkaliya Chapter 5 is part of the Book of Zekkaliya in the Holy Bible.

Can I read this chapter online?

Yes. You can read the complete Zekkaliya Chapter 5 online for free with easy chapter navigation.

More Chapters from Endagaano Enkadde

  1. Engero Chapter 25
  2. Engero Chapter 19
  3. Engero Chapter 23
  4. Engero Chapter 17
  5. Engero Chapter 12
  6. Engero Chapter 22
  7. Engero Chapter 16

Explore More from zekkaliya

  1. Zekkaliya Chapter 6
  2. Zekkaliya Chapter 7
  3. Zekkaliya Chapter 4
  4. Zekkaliya Chapter 1
  5. Zekkaliya Chapter 3
  6. Zekkaliya Chapter 8
  7. Zekkaliya Chapter 11

Related Chapters & Readings

  1. Koseya Chapter 13
  2. Yeremiya Chapter 29
  3. Abaebbulaniya Chapter 10
  4. 1 Ebyomumirembe Chapter 14
  5. 1 Bassekabaka Chapter 4
  6. 2 Samwiri Chapter 1
  7. Koseya Chapter 2
Share Your Love

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *