1 Ebyomumirembe Chapter 3

For English

Read 1 Ebyomumirembe Chapter 3 Online

Read 1 Ebyomumirembe Chapter 3 online from the Holy Bible. This chapter is part of the Book of 1 Ebyomumirembe in the Old Testament. Browse every verse with easy chapter navigation, continue to the next chapter, or explore the complete Book of 1 Ebyomumirembe and the Holy Bible online.

Choose a Chapter

1 Ebyomumirembe 3

Essuula 3

1. Era bano be baali batabani ba Dawudi, abaamuzaalirwa e Kebbulooni: omubereberye Amunoni, omwana wa Akinoamu Omuyezuleeri; ow'okubiri Danyeri, omwana wa Abbigayiri Omukalumeeri;

2. ow'okusatu, Abusaalomu, omwana wa Maaka muwala wa Talumayi kabaka w'e Gesuli; ow'okuna Adoniya omwana wa Kaggisi;

3. ow'okutaano Sefatiya, omwana wa Abitali; ow'omukaaga Isuleyamu, gwe yazaala mu Eggulaasi mukazi we.

4. Yazaalirwa abaana mukaaga e Kebbulooni; era yafugira eyo emyaka musanvu ko emyezi mukaaga: ne mu Yerusaalemi n'afugira emyaka amakumi asatu mu esatu.

5. Era bano be baamuzaalirwa mu Yerusaalemi: Simeeya, ne Sobabu, ne Nasani, ne Sulemaani, bana, abaana ba Basusuwa muwala wa Ammiyeri:

6. ne Ibukali, ne Erisaama, ne Erifereti;

7. ne Noga, ne Nefegi, ne Yafiya;

8. ne Erisaama, ne Eriyada, ne Erifereti, mwenda.

9. Abo bonna baali batabani ba Dawudi, obutassaako baana ba bazaana; era Tamali yali mwannyinnaabwe.

10. Ne Lekobowaamu ye yali mutabani wa Sulemaani, mutabaai we Abiya, mutabani we Asa, mutabani we Yekosafaati;

11. mutabani we Yolaamu, mutabani we Akaziya, mutabani we Yowaasi;

12. mutabani we Amaziya, mutabani we Azaliya, mutabani we Yosamu;

13. mutabani we Akazi, mutabani we Keezeekiya, mutabani we Manase;

14. mutabani we Amoni, mutabani we Yosiya.

15. Ne batabani ba Yosiya; omubereberye Yokanani, ow'okubiri Yekoyakimu, ow'okusatu Zeddekiya, ow'okuna Sallumu.

16. Ne batabani ba Yekoyakimu: Yekoniya mutabani we, Zeddekiya mutabani we.

17. Ne batabani ba Yekoniya omusibe; Seyalutyeri mutabani we,

18. ne Malukiramu, ne Pedaya, ne Senazzali, Yekamiya, Kosama, ne Nedabiya.

19. Ne batabani ba Pedaya; Zerubbaberi, ne Simeeyi: ne batabani ba Zerubbaberi; Mesullamu, ne Kananiya; ne Seromisi yali mwannyinaabwe:

20. ne Kasuba, ne Okeri, ne Berekiya, ne Kasadiya; Yusabukesedi, bataano.

21. Ne batabani ba Kananiya; Peratiya, ne Yesukaya: batabani ba Lefaya, batabani ba Alunani, batabani ba Obadiya, batabani ba Sekaniya.

22. Ne batabani ba Sekaniya; Semaaya: ne batabani ba Semaaya; Kattusi, ne Igali, ne Baliya, ne Neyaliya, ne Safati, mukaaga.

23. Ne batabani ba Neyaliya; Eriwenayi, ne Kizukiya, ne Azulikamu, basatu.

24. Ne batabani ba Eriwenayi; Kodaviya, ne Eriyasibu, ne Peraya, ne Akkubu, ne Yokanani, ne Deraya, ne Anani, musanvu.

About 1 Ebyomumirembe Chapter 3

Read 1 Ebyomumirembe Chapter 3 online from the Holy Bible. This chapter is part of the Book of 1 Ebyomumirembe in the Old Testament. Continue reading with the chapter navigation above or explore the complete book.

Book Information

Book: 1 Ebyomumirembe
Chapter: 3
Testament: Old Testament

How to Read this Chapter

Use the Previous and Next Chapter buttons to continue reading 1 Ebyomumirembe. You can also adjust the font size for comfortable reading and browse other books of the Bible using the navigation links.

https://www.youtube.com/watch?v=rzsT_Q3KLzE

More Resources

Continue Reading the Bible

Continue reading 1 Ebyomumirembe Chapter 3 and explore every book, chapter and verse of the Holy Bible. Use the navigation links above and below to move through the Scriptures with ease.

Frequently Asked Questions

What is 1 Ebyomumirembe Chapter 3?

1 Ebyomumirembe Chapter 3 is part of the Book of 1 Ebyomumirembe in the Holy Bible.

Can I read this chapter online?

Yes. You can read the complete 1 Ebyomumirembe Chapter 3 online for free with easy chapter navigation.

More Chapters from 1 Ebyomumirembe

  1. 1 Ebyomumirembe Chapter 7
  2. 1 Ebyomumirembe Chapter 18
  3. 1 Ebyomumirembe Chapter 26
  4. 1 Ebyomumirembe Chapter 24
  5. 1 Ebyomumirembe Chapter 2
  6. 1 Ebyomumirembe Chapter 25
  7. 1 Ebyomumirembe Chapter 21

Explore More from Endagaano Enkadde

  1. Zabbuli Chapter 23
  2. Okukungubaga Chapter 4
  3. Okuva Chapter 21
  4. Yeremiya Chapter 24
  5. Okuva Chapter 32
  6. Zabbuli Chapter 107
  7. Luusi Chapter 4

Related Chapters & Readings

  1. Zabbuli Chapter 56
  2. Lukka Chapter 2
  3. Zabbuli Chapter 140
  4. Zabbuli Chapter 14
  5. Lukka Chapter 13
  6. Ezekyeri Chapter 35
  7. Okuva Chapter 8
Share Your Love

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *