Koseya Chapter 6

For English

Read Koseya Chapter 6 Online

Read Koseya Chapter 6 online from the Holy Bible. This chapter is part of the Book of Koseya in the Old Testament. Browse every verse with easy chapter navigation, continue to the next chapter, or explore the complete Book of Koseya and the Holy Bible online.

Choose a Chapter

Koseya 6

Essuula 6

1. Mujje tudde eri Mukama: kubanga ye yataagula, era ye alituwonya; ye yafumita; era ye alitunyiga.

2. Ennaku bbiri nga ziyiseewo alitulamya: alitugolokosa ku lunaku olw'okusatu, naffe tuliba balamu mu maaso ge.

3. Era tumanye, tunyiikire okumanya Mukama; okufuluma kwe kwa nkalakkalira ng'enkya: era alijja gye tuli ng'enkuba, ng'enkuba eya ddumbi efukirira ettaka.

4. Ai Efulayimu, naakukola ntya? ai Yuda, naakukola ntya? kubanga obulungi bwammwe buliŋŋanga ekire eky'enkya era ng'omusulo oguggwaako nga bukyali.

5. Kyennavanga mbatemya bannabbi; nnabassanga ebigambo eby'omu kamwa kange: n'emisango gyo giriŋŋanga omusana ogufuluma.

6. Kubanga njagala ekisa so si ssaddaaka; n'okumanya Katonda okusinga ebiweebwayo ebyokebwa.

7. Naye bo nga Adamu basobezza endagaano: eyo bankuusizza.

8. Gireyaadi kibuga ky'abo abakola obutali butuukirivu, kisiigiddwako omusaayi.

9. Era ng'ebibiina eby'abatemu bwe balindirira omusajja, ekibiina ekya bakabona bwe battira bwe batyo mu kkubo erigenda e Sekemu; weewaawo, bakoze eby'obukaba.

10. Mu nnyumba ya Isiraeri mwe ndabidde ekigambo eky'ekivve: obwenzi bulabikidde eyo mu Efulayimu, Isiraeri ayonoonese.

11. Era naawe, ai Yuda, ebikungulwa byakuteekerwawo, bwe ndikomyawo obusibe obw'abantu bange.

About Koseya Chapter 6

Read Koseya Chapter 6 online from the Holy Bible. This chapter is part of the Book of Koseya in the Old Testament. Continue reading with the chapter navigation above or explore the complete book.

Book Information

Book: Koseya
Chapter: 6
Testament: Old Testament

How to Read this Chapter

Use the Previous and Next Chapter buttons to continue reading Koseya. You can also adjust the font size for comfortable reading and browse other books of the Bible using the navigation links.

https://www.youtube.com/watch?v=rzsT_Q3KLzE

More Resources

Continue Reading the Bible

Continue reading Koseya Chapter 6 and explore every book, chapter and verse of the Holy Bible. Use the navigation links above and below to move through the Scriptures with ease.

Frequently Asked Questions

What is Koseya Chapter 6?

Koseya Chapter 6 is part of the Book of Koseya in the Holy Bible.

Can I read this chapter online?

Yes. You can read the complete Koseya Chapter 6 online for free with easy chapter navigation.

More Chapters from Endagaano Enkadde

  1. Engero Chapter 23
  2. Engero Chapter 17
  3. Engero Chapter 16
  4. Engero Chapter 12
  5. Engero Chapter 28
  6. Engero Chapter 14
  7. Engero Chapter 13

Explore More from koseya

  1. Koseya Chapter 7
  2. Koseya Chapter 11
  3. Koseya Chapter 13
  4. Koseya Chapter 4
  5. Koseya Chapter 2
  6. Koseya Chapter 8
  7. Koseya Chapter 3

Related Chapters & Readings

  1. Zabbuli Chapter 59
  2. Yoswa Chapter 18
  3. Yobu Chapter 38
  4. Yoweeri Chapter 2
  5. Olubereberye Chapter 33
  6. Ezekyeri Chapter 22
  7. 1 Samwiri Chapter 14
Share Your Love

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *