Koseya Chapter 1

For English

Read Koseya Chapter 1 Online

Read Koseya Chapter 1 online from the Holy Bible. This chapter is part of the Book of Koseya in the Old Testament. Browse every verse with easy chapter navigation, continue to the next chapter, or explore the complete Book of Koseya and the Holy Bible online.

Choose a Chapter

Koseya 1

Essuula 1

1. Ekigambo kya Mukama ekyajjira Koseya mutabani wa Beeri mu mirembe gya Uzziya, Yosamu, Akazi, ne Keezeekiya, bassekabaka ba Yuda, ne mu mirembe gya Yerobowaamu mutabani wa Yowaasi, kabaka wa Isiraeri.

2. Mukama bwe yasooka okwogerera mu Koseya, Mukama n'agamba Koseya nti Genda owase omukazi ow'obwenzi n'abaana ab'obwenzi: kubanga ensi eyenda obwenzi obungi, ng'eva ku Mukama.

3. Awo n'agenda n'awasa Gomeri muwala wa Dibulayimu; n'aba olubuto n'amuzaalira omwana wa bulenzi.

4. Mukama n'amugamba nti Mutuume erinnya lye Yezuleeri; kubanga ekyasigaddeyo ekiseera kitono mpalane omusaayi gwa Yezuleeri ku nnyumba ya Yeeku, era ndikomya obwakabaka obw'ennyumba ya Isiraeri.

5. Awo olulituuka ku lunaku olwo ndimenyera omutego gwa Isiraeri mu kiwonvu kya Yezuleeri.

6. Awo n'aba olubuto nate n'azaala omwana wa buwala. Awo Mukama n'amugamba nti Mutuume erinnya lye Lolukama: kubanga sikyakwatirwa kisa ennyumba ya Isiraeri, mbasonyiwe n'akatono.

7. Naye ndikwatirwa ekisa ennyumba ya Yuda, era ndibalokola ne Mukama Katonda waabwe, so siribalokola na mutego newakubadde ekitala newakubadde olutalo newakubadde embalaasi newakubadde abazeebagadde.

8. Awo bwe yamala okuggya Lolukama ku mabeere, n'aba olubuto n’azaala omwana wa bulenzi.

9. Mukama n'ayogera nti Mumutuume erinnya Lowami: kubanga mmwe temuli bantu bange, nange siriba Katonda wammwe.

10. Era naye omuwendo gw'abaana ba Isiraeri guliba ng'omusenyu ogw'ennyanja ogutayinzika kupimibwa newakubadde okubalibwa; kale olulituuka mu kifo mwe baagambirwa nti Mmwe temuli bantu bange, we baligambirwa nti Mmwe muli baana ba Katonda omulamu.

11. Awo abaana ba Yuda n'abaana ba Isiraeri balikuŋŋaanyizibwa, era balyerondera omutwe gumu, ne bambuka okuva mu nsi: kubanga olunaku lwa Yezuleeri luliba lukulu.

About Koseya Chapter 1

Read Koseya Chapter 1 online from the Holy Bible. This chapter is part of the Book of Koseya in the Old Testament. Continue reading with the chapter navigation above or explore the complete book.

Book Information

Book: Koseya
Chapter: 1
Testament: Old Testament

How to Read this Chapter

Use the Previous and Next Chapter buttons to continue reading Koseya. You can also adjust the font size for comfortable reading and browse other books of the Bible using the navigation links.

https://www.youtube.com/watch?v=rzsT_Q3KLzE

More Resources

Continue Reading the Bible

Continue reading Koseya Chapter 1 and explore every book, chapter and verse of the Holy Bible. Use the navigation links above and below to move through the Scriptures with ease.

Frequently Asked Questions

What is Koseya Chapter 1?

Koseya Chapter 1 is part of the Book of Koseya in the Holy Bible.

Can I read this chapter online?

Yes. You can read the complete Koseya Chapter 1 online for free with easy chapter navigation.

More Chapters from Endagaano Enkadde

  1. Engero Chapter 17
  2. Engero Chapter 12
  3. Engero Chapter 25
  4. Engero Chapter 22
  5. Engero Chapter 19
  6. Engero Chapter 23
  7. Engero Chapter 28

Explore More from koseya

  1. Koseya Chapter 14
  2. Koseya Chapter 5
  3. Koseya Chapter 4
  4. Koseya Chapter 10
  5. Koseya Chapter 13
  6. Koseya Chapter 7
  7. Koseya Chapter 12

Related Chapters & Readings

  1. Ebyabaleevi Chapter 5
  2. Engero Chapter 17
  3. 2 Samwiri Chapter 17
  4. Ebyabaleevi Chapter 23
  5. Engero Chapter 25
  6. 2 Yokaana Chapter 1
  7. Matayo Chapter 13
Share Your Love

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *