2 Abakkolinso Chapter 2

For English

Read 2 Abakkolinso Chapter 2 Online

Read 2 Abakkolinso Chapter 2 online from the Holy Bible. This chapter is part of the Book of 2 Abakkolinso in the New Testament. Browse every verse with easy chapter navigation, continue to the next chapter, or explore the complete Book of 2 Abakkolinso and the Holy Bible online.

Choose a Chapter

2 Abakkolinso 2

Essuula 2

1. Naye kino nnakimalirira mu mwoyo gwange, obutajja nate na nnaku gye muli.

2. Kubanga nze bwe mbanakuwaza, kale ansanyusa ye ani wabula oyo nze gwe nnakuwaza?

3. N'ekyo nnakiwandiika bwe ndijja abo baleme okunnakuwaza abagwanira okunsanyusa; kubanga nneesiga mmwe mwenna, ng'essanyu lyange lye lyammwe mwenna.

4. Kubanga mu kubonaabona okungi n'okulumwa omutima nnabawandiikira n'amaziga amangi, si lwa kubanakuwaza, naye mutegeere okwagala kwe nnina eri mmwe bwe kuli okungi enyo:

5. Naye omuntu bw'aba annakuwazizza, aba tannakuwazizza nze, wabula mmwe mwenna, so si mwenna, nneme okuzitowa ennyo.

6. Kunaamumala ali bw'atyo okubonerezebwa okwo okw'abangi;

7. kyekivudde kibagwanira mmwe okumusonyiwa obusonyiyi n'okumusanyusa, afaanana bw'atyo mpozzi aleme okumirwa ennaku ze nga ziyinze obungi.

8. Kyenva mbeegayirira okunyweza okwagala eri oyo.

9. Kubanga era kyennava mpandiika; ndyoke ntegeere okukemebwa kwammwe, oba nga muwulira mu bigambo byonna.

10. Naye gwe musonyiwa ekigambo, nange mmusonyiwa: kubanga nange kye nsonyiye, oba nga nsonyiye, nkisonyiye ku lwammwe mu maaso ga Kristo;

11. Setaani alemenga kutwekulumbalizaako: kubanga tetuli ng'abatategeera nkwe ze.

12. Naye bwe nnajja mu Tulowa olw'enjiri ya Kristo, era oluggi bwe lwanzigulirwawo mu Mukama waffe,

13. ssaalaba kuwummula mu mwoyo gwange, olw'obutasanga Tito muganda wange: naye ne mbasiibula ne ŋŋenda mu Makedoni.

14. Naye Katonda yeebazibwe, atutwala bulijjo ng'abawangula mu Kristo, n'atubikkuza evvumbe ery'okumutegeera ye mu buli kifo.

15. Kubanga tuli vvumbe ddungi erya Kristo eri Katonda mu abo abalokoka ne mu bo ababula;

16. eri abo ababula tuli vvumbe eriva mu kufa erireeta okufa; naye eri bali tuli vvumbe eriva mu bulamu erireeta obulamu. Era ebyo ani abiyinza?

17. Kubanga tetuli nga bali abasinga obungi, abatabanguzi b'ekigambo kya Katonda; naye olw'amazima, naye olwa Katonda, mu maaso ga Katonda, bwe tutyo bwe twogera mu Kristo.

About 2 Abakkolinso Chapter 2

Read 2 Abakkolinso Chapter 2 online from the Holy Bible. This chapter is part of the Book of 2 Abakkolinso in the New Testament. Continue reading with the chapter navigation above or explore the complete book.

Book Information

Book: 2 Abakkolinso
Chapter: 2
Testament: New Testament

How to Read this Chapter

Use the Previous and Next Chapter buttons to continue reading 2 Abakkolinso. You can also adjust the font size for comfortable reading and browse other books of the Bible using the navigation links.

https://www.youtube.com/watch?v=rzsT_Q3KLzE

More Resources

Continue Reading the Bible

Continue reading 2 Abakkolinso Chapter 2 and explore every book, chapter and verse of the Holy Bible. Use the navigation links above and below to move through the Scriptures with ease.

Frequently Asked Questions

What is 2 Abakkolinso Chapter 2?

2 Abakkolinso Chapter 2 is part of the Book of 2 Abakkolinso in the Holy Bible.

Can I read this chapter online?

Yes. You can read the complete 2 Abakkolinso Chapter 2 online for free with easy chapter navigation.

More Chapters from 2-abakkolinso

  1. 2 Abakkolinso Chapter 8
  2. 2 Abakkolinso Chapter 6
  3. 2 Abakkolinso Chapter 11
  4. 2 Abakkolinso Chapter 12
  5. 2 Abakkolinso Chapter 5
  6. 2 Abakkolinso Chapter 1
  7. 2 Abakkolinso Chapter 10

Explore More from Endagaano Empya

  1. Ebikolwa Chapter 16
  2. Matayo Chapter 6
  3. Okubikkulirwa Chapter 18
  4. Ebikolwa Chapter 3
  5. Makko Chapter 11
  6. Okubikkulirwa Chapter 4
  7. 1 Abakkolinso Chapter 14

Related Chapters & Readings

  1. Matayo Chapter 10
  2. 2 Ebyomumirembe Chapter 6
  3. Olubereberye Chapter 31
  4. 2 Ebyomumirembe Chapter 4
  5. 2 Samwiri Chapter 8
  6. Matayo Chapter 26
  7. 1 Samwiri Chapter 31
Share Your Love

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *