Yona Chapter 2

For English

Read Yona Chapter 2 Online

Read Yona Chapter 2 online from the Holy Bible. This chapter is part of the Book of Yona in the Old Testament. Browse every verse with easy chapter navigation, continue to the next chapter, or explore the complete Book of Yona and the Holy Bible online.

Choose a Chapter

Yona 2

Essuula 2

1. Awo Yona n'asaba Mukama Katonda we mu lubuto olw'ekyennyanja.

2. N'ayogera nti Nakaabirira Mukama kubanga nalaba ennaku, N'anziramu; Mu lubuto lw'emagombe nakoowoola; N'owulira eddoboozi lyange.

3. Kubanga wansuula mu buziba, mu mutima ogw'ennyanja, Amataba ne ganneetooloola; Amayengo go gonna n'amasingiisira go gaayita waggulu ku nze.

4. Ne njogera nti Ngobeddwa mu maaso go; Naye naatunuulira nate yeekaalu yo entukuvu.

5. Amazzi gansaanikira, era okutuuka ku bulamu; Obuziba bwanneetooloola; Endago zambikka ku mutwe gwange.

6. Ne nzika ensozi we zisibuka; Ensi n'ebisiba byayo ne binzigalira emirembe gyonna; Naye oggyeemu obulamu bwange mu bunnya, ai Mukama, Katonda wange.

7. Emmeeme yange bwe yazirika mu nze, ne njijukira Mukama; N'okusaba kwange ne kutuuka gy'oli, mu yeekaalu yo entukuvu.

8. Abo abassaayo omwoyo ku by'obulimba ebitaliimu balekayo okusaasirwa kwabwe.

9. Naye nze naakuwa ssaddaaka yange n'eddoboozi ery'okwebaza; Naasasula obweyamo bwange. Obulokozi buva eri Mukama.

10. Awo Mukama n'alagira ekyennyanja ne kisesema Yona ku lukalu.

About Yona Chapter 2

Read Yona Chapter 2 online from the Holy Bible. This chapter is part of the Book of Yona in the Old Testament. Continue reading with the chapter navigation above or explore the complete book.

Book Information

Book: Yona
Chapter: 2
Testament: Old Testament

How to Read this Chapter

Use the Previous and Next Chapter buttons to continue reading Yona. You can also adjust the font size for comfortable reading and browse other books of the Bible using the navigation links.

https://www.youtube.com/watch?v=rzsT_Q3KLzE

More Resources

Continue Reading the Bible

Continue reading Yona Chapter 2 and explore every book, chapter and verse of the Holy Bible. Use the navigation links above and below to move through the Scriptures with ease.

Frequently Asked Questions

What is Yona Chapter 2?

Yona Chapter 2 is part of the Book of Yona in the Holy Bible.

Can I read this chapter online?

Yes. You can read the complete Yona Chapter 2 online for free with easy chapter navigation.

More Chapters from Endagaano Enkadde

  1. Engero Chapter 23
  2. Engero Chapter 17
  3. Engero Chapter 16
  4. Engero Chapter 12
  5. Engero Chapter 28
  6. Engero Chapter 25
  7. Engero Chapter 19

Explore More from yona

  1. Yona Chapter 1
  2. Yona Chapter 4
  3. Yona Chapter 4
  4. Yona Chapter 2
  5. Yona Chapter 3
  6. Yona Chapter 3
  7. Yona Chapter 1

Related Chapters & Readings

  1. 2 Abakkolinso Chapter 4
  2. 2 Ebyomumirembe Chapter 30
  3. Makko Chapter 12
  4. Yobu Chapter 24
  5. Ebyabaleevi Chapter 18
  6. Yeremiya Chapter 28
  7. Okubala Chapter 13
Share Your Love

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *