Oluyimba lwa Sulemaani Chapter 1

For English

Read Oluyimba lwa Sulemaani Chapter 1 Online

Read Oluyimba lwa Sulemaani Chapter 1 online from the Holy Bible. This chapter is part of the Book of Oluyimba lwa Sulemaani in the Old Testament. Browse every verse with easy chapter navigation, continue to the next chapter, or explore the complete Book of Oluyimba lwa Sulemaani and the Holy Bible online.

Choose a Chapter

A+ A A-

Oluyimba lwa Sulemaani 1

Essuula 1

1. Oluyimba olusinga ennyimba, lwe lwa Sulemaani

2. Annywegere n'okunywegera kw'akamwa ke: Kubanga okwagala kwo kusinga omwenge obulungi.

3. Amafuta go gawunya akaloosa; Erinnya lyo liringanga amafuta agafukibwa; Abawala abatamanyi musajja kyebava bakwagala.

4. Mpalula tunaakugoberera mbiro: Kabaka annyingizizza mu bisenge bye: Tunaakusanyukira ne tujaguza, Okwagala kwo tunaakwogerako okusinga omwenge: Bakwagala lwa nsonga.

5. Ndi muddugavu, naye mulungi, Mmwe abawala ba Yerusaalemi, Ng'eweema ez'e Kedali. Ng'amagigi ga Sulemaani.

6. Temuntunuulira kubanga ndi muddugavu. Kubanga omusana gunjokezza. Abaana ba mmange bansuguwalira, Banfuula omukuumi w'ensuku ez'emizabbibu; Naye olusuku lwange nze saalukuuma.

7. Mbuulira, ggwe emmeeme yange gw'eyagala, Gy'oliisiza ekisibo kyo, gy'okigalamiriza mu ttuntu; Kubanga nandibeeredde ki ng'ayambadde ekibikka ku maaso Awali ebisibo bya banno?

8. Oba nga tomanyi, ggwe asinga abakazi bonna obulungi, Fuluma okwate ekkubo ogoberere ebigere by'endiga zo, Oliisize abaana b'embuzi zo awali eweema ez'abasumba.

9. Nkufaananyizza, ai muganzi wange, Embalaasi eri ku magaali ga Falaawo.

10. Amatama go malungi n'emivumbo emirange, Ensingo yo nnungi n'embu ez'eby'obuyonjo.

11. Tunaakukolera emivumbo egya zaabu N'amapeesa aga ffeeza.

12. Kabaka bwe yali ng'atudde ku mmeeza ye, Amafuta gange ag'omugavu ne gawunya akaloosa kaago.

13. Muganzi wange ali gye ndi ng'omuvumbo gwa mooli, Oguteekebwa wakati w'amabeere gange.

14. Muganzi wange ali gye ndi ng'ekisaaganda ky'ebimuli ebya kofera Mu nsuku ez'emizabbibu ez'e Engedi.

15. Laba, oli mulungi, gwe njagala; laba, oli mulungi; Amaaso go mayiba.

16. Laba, oli mulungi, muganzi wange, weewaawo, wa kusanyusa: Era ekitanda kyaffe kya malagala mato.

17. Emikiikiro gy'ennyumba yaffe mivule, N'enzooba zaffe nkanaga:

About Oluyimba lwa Sulemaani Chapter 1

Read Oluyimba lwa Sulemaani Chapter 1 online from the Holy Bible. This chapter is part of the Book of Oluyimba lwa Sulemaani in the Old Testament. Continue reading with the chapter navigation above or explore the complete book.

Book Information

Book: Oluyimba lwa Sulemaani
Chapter: 1
Testament: Old Testament

How to Read this Chapter

Use the Previous and Next Chapter buttons to continue reading Oluyimba lwa Sulemaani. You can also adjust the font size for comfortable reading and browse other books of the Bible using the navigation links.

https://www.youtube.com/watch?v=rzsT_Q3KLzE

More Resources

Continue Reading the Bible

Continue reading Oluyimba lwa Sulemaani Chapter 1 and explore every book, chapter and verse of the Holy Bible. Use the navigation links above and below to move through the Scriptures with ease.

Frequently Asked Questions

What is Oluyimba lwa Sulemaani Chapter 1?

Oluyimba lwa Sulemaani Chapter 1 is part of the Book of Oluyimba lwa Sulemaani in the Holy Bible.

Can I read this chapter online?

Yes. You can read the complete Oluyimba lwa Sulemaani Chapter 1 online for free with easy chapter navigation.

More Chapters from Endagaano Enkadde

  1. Engero Chapter 23
  2. Engero Chapter 17
  3. Engero Chapter 16
  4. Engero Chapter 12
  5. Engero Chapter 28
  6. Engero Chapter 25
  7. Engero Chapter 19

Explore More from oluyimba-lwa-sulemaani

  1. Oluyimba lwa Sulemaani Chapter 3
  2. Oluyimba lwa Sulemaani Chapter 5
  3. Oluyimba lwa Sulemaani Chapter 8
  4. Oluyimba lwa Sulemaani Chapter 7
  5. Oluyimba lwa Sulemaani Chapter 4
  6. Oluyimba lwa Sulemaani Chapter 6
  7. Oluyimba lwa Sulemaani Chapter 2

Related Chapters & Readings

  1. Yoswa Chapter 3
  2. Zabbuli Chapter 72
  3. Yokaana Chapter 19
  4. Ezekyeri Chapter 16
  5. 2 Samwiri Chapter 8
  6. Yobu Chapter 35
  7. 2 Abakkolinso Chapter 11
Share Your Love

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *