Read 2 Yokaana Chapter 1 Online
Read 2 Yokaana Chapter 1 online from the Holy Bible. This chapter is part of the Book of 2 Yokaana in the New Testament. Browse every verse with easy chapter navigation, continue to the next chapter, or explore the complete Book of 2 Yokaana and the Holy Bible online.
Choose a Chapter
2 Yokaana 1
Essuula 1
1. Nze omukadde mpandiikira omukyala omulonde n'abaana be nze be njagala mu mazima; so si nze nzekka, era naye ne bonna abategeera amazima;
2. olw'amazima agabeera mu ffe, era aganaabeeranga naffe emirembe n'emirembe:
3. ekisa, okusaasira, emirembe ebiva eri Katonda Kitaffe n'eri Yesu Kristo Omwana wa Kitaffe, binaabeeranga naffe mu mazima n'okwagala.
4. Nsanyuse nnyo kubanga nnasanga abamu ku baana bo nga batambulira mu mazima, nga bwe twaweebwa Kitaffe ekiragiro.
5. Era kaakano nkwegayirira, omukyala, si ng'akuwandiikira ekiragiro ekiggya wabula kye twalina okuva ku lubereberye, twagalanenga fekka na fekka.
6. Na kuno kwe kwagala okutambuliranga mu biragiro bye. Ekyo kye kiragiro, nga bwe mwawulira okuva ku lubereberye mulyoke mukitambulirengamu.
7. Kubanga abalimbalimba bangi abafuluma mu nsi, abatayatula Yesu Kristo ng'ajja mu mubiri. Oyo ye mulimbalimba oli era omulabe oli owa Kristo.
8. Mwekuumenga muleme okubulwa emirimu gye twakola, naye muweebwe empeera ennamba.
9. Buli muntu ayitirira n'atabeera mu kuyigiriza kwa Kristo talina Katonda: abeera mu kuyigiriza okwo, oyo alina Kitaffe era n'Omwana.
10. Omuntu yenna bw'ajjanga gye muli n'ataleeta kuyigiriza okwo temumusembezanga mu nnyumba, so temumulamusanga:
11. kubanga amulamusa assa ekimu naye mu bikolwa bye ebibi.
12. Newakubadde nga nnina ebigambo bingi okubawandiikira, ssaagala kubiwandiika ku lupapula ne bwino: naye nsuubira okujja gye muli, n'okwogera akamwa n'akamwa, essanyu lyammwe liryoke lituukirire.
13. Abaana ba muganda wo omulonde bakulamusizza.
About 2 Yokaana Chapter 1
Read 2 Yokaana Chapter 1 online from the Holy Bible. This chapter is part of the Book of 2 Yokaana in the New Testament. Continue reading with the chapter navigation above or explore the complete book.
Book Information
Book: 2 Yokaana
Chapter: 1
Testament: New Testament
How to Read this Chapter
Use the Previous and Next Chapter buttons to continue reading 2 Yokaana. You can also adjust the font size for comfortable reading and browse other books of the Bible using the navigation links.
More Resources
Continue Reading the Bible
Continue reading 2 Yokaana Chapter 1 and explore every book, chapter and verse of the Holy Bible. Use the navigation links above and below to move through the Scriptures with ease.
Frequently Asked Questions
What is 2 Yokaana Chapter 1?
2 Yokaana Chapter 1 is part of the Book of 2 Yokaana in the Holy Bible.
Can I read this chapter online?
Yes. You can read the complete 2 Yokaana Chapter 1 online for free with easy chapter navigation.
More Chapters from 2 Yokaana
Explore More from Endagaano Empya
- Abaruumi Chapter 14
- Ebikolwa Chapter 24
- Matayo Chapter 2
- Abaefeeso Chapter 2
- Abaggalatiya Chapter 4
- Lukka Chapter 2
- Matayo Chapter 22