Mikka Chapter 4

For English

Read Mikka Chapter 4 Online

Read Mikka Chapter 4 online from the Holy Bible. This chapter is part of the Book of Mikka in the Old Testament. Browse every verse with easy chapter navigation, continue to the next chapter, or explore the complete Book of Mikka and the Holy Bible online.

Choose a Chapter

Mikka 4

Essuula 4

1. Naye mu nnaku ez'oluvannyuma olulituuka olusozi olw'ennyumba ya Mukama luliba lunywevu ku ntikko y'ensozi era luliyimusibwa okusinga obusozi; era amawanga galikulukutiramu.

2. Era amawanga mangi agaligenda, ne googera nti Mujje twambuke eri olusozi lwa Mukama, n'eri ennyumba ya Katonda wa Yakobo; naye alituyigiriza eby'enguudo ze, naffe tulitambulira mu makubo ge; kubanga mu Sayuuni mwe muliva amateeka n'ekigambo kya Mukama mu Yerusaalemi.

3. Naye alisalira omusango amawanga mangi, era alinenya amawanga ag'amaanyi agali ewala; era baliweesa ebitala byabwe okuba enkumbi n'amafumu gaabwe okuba ebiwabyo; eggwanga teririyimusa ekitala ku ggwanga, so tebaayigenga kulwana nate.

4. Naye balituula buli muntu mu muzabbibu gwe ne mu mutiini gwe; so tewalibaawo abakanga; kubanga akamwa ka Mukama w'eggye ke kakyogedde.

5. Kubanga amawanga gonna ganaatambuliranga buli muntu mu linnya lya katonda we, naffe tunaatambuliranga mu linnya lya Mukama Katonda waffe emirembe n'emirembe.

6. Ku lunaku luli, bw'ayogera Mukama, ndikuŋŋaanya omukazi awenyera, era ndireeta oyo agobebwa n'oyo gwe nnalabisa ennaku;

7. era ndifuula oyo eyawenyera ekitundu ekyasigalawo n'oyo eyasuulibwa ewala ndimufuula eggwanga ery'amaanyi; era Mukama anaabafugiranga ku lusozi Sayuuni, okusooka kaakano era n'emirembe gyonna,

8. Era naawe, ggwe ekigo eky'ekisibo, akasozi ak'omuwala wa Sayuuni, kulituuka gy'oli; weewaawo; okufuga okw'edda kulidda, obwakabaka obw'omuwala wa Yerusaalemi.

9. Lwaki nno okukaaba ennyo? tewali kabaka gy'oli, omuteesa wo abula? obubalagaze ne bukukwata nga omukazi alumwa okuzaala.

10. Lumibwa, sindika, ggwe omuwala wa Sayuuni, nga omukazi alumwa okuzaala; kubanga kaakano oliva mu kibuga, olisiisira ku ttale, era olituuka e Babulooni; eyo gy'olirokokera; eyo Mukama gy'alikununulira mu mukono gw'abalabe bo.

11. Ne kaakano amawanga mangi agakuŋŋaana okulwana naawe, agoogera nti Ayonooneke, era amaaso gaffe gatunuulire ebyo bye gaagala nga bituuse ku Sayuuni.

12. Naye tebamanyi birowoozo bya Mukama; so tebategeera kuteesa kwea; kubanga bakuŋŋaanyizza ng'ebinywa by'eŋŋaano ku gguuliro lye.

13. Yimuka, owuule, ggwe omuwala wa Sayuuni; kubanga ndifuula ejjembe lyo ekyuma, era ndifuula ebinuulo byo ebikomo; naawe olimenyaamenya amawanga mangi; era oliwonga amagoba gaabwe eri Mukama, n'ebintu byabwe eri Mukama w'ensi zonna.

About Mikka Chapter 4

Read Mikka Chapter 4 online from the Holy Bible. This chapter is part of the Book of Mikka in the Old Testament. Continue reading with the chapter navigation above or explore the complete book.

Book Information

Book: Mikka
Chapter: 4
Testament: Old Testament

How to Read this Chapter

Use the Previous and Next Chapter buttons to continue reading Mikka. You can also adjust the font size for comfortable reading and browse other books of the Bible using the navigation links.

https://www.youtube.com/watch?v=rzsT_Q3KLzE

More Resources

Continue Reading the Bible

Continue reading Mikka Chapter 4 and explore every book, chapter and verse of the Holy Bible. Use the navigation links above and below to move through the Scriptures with ease.

Frequently Asked Questions

What is Mikka Chapter 4?

Mikka Chapter 4 is part of the Book of Mikka in the Holy Bible.

Can I read this chapter online?

Yes. You can read the complete Mikka Chapter 4 online for free with easy chapter navigation.

More Chapters from Endagaano Enkadde

  1. Engero Chapter 25
  2. Engero Chapter 19
  3. Engero Chapter 23
  4. Engero Chapter 17
  5. Engero Chapter 12
  6. Engero Chapter 22
  7. Engero Chapter 16

Explore More from mikka

  1. Mikka Chapter 1
  2. Mikka Chapter 6
  3. Mikka Chapter 2
  4. Mikka Chapter 7
  5. Mikka Chapter 3
  6. Mikka Chapter 5

Related Chapters & Readings

  1. Kaggayi Chapter 1
  2. Ezera Chapter 10
  3. Nekkemiya Chapter 2
  4. Isaaya Chapter 40
  5. Okuva Chapter 26
  6. Okuva Chapter 25
  7. Zabbuli Chapter 43
Share Your Love

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *