Abaebbulaniya Chapter 1

For English

Read Abaebbulaniya Chapter 1 Online

Read Abaebbulaniya Chapter 1 online from the Holy Bible. This chapter is part of the Book of Abaebbulaniya in the New Testament. Browse every verse with easy chapter navigation, continue to the next chapter, or explore the complete Book of Abaebbulaniya and the Holy Bible online.

Choose a Chapter

Abaebbulaniya 1

Essuula 1

1. Katonda edda bwe yayogereranga mu bitundu ebingi ne mu ngeri ennyingi eri bajjajjaffe mu bannabbi,

2. mu nnaku zino ez'oluvannyuma yayogerera naffe mu Mwana, gwe yassaawo okuba omusika wa byonna, era gwe yatonza ebintu byonna;

3. oyo bw'ali okumasamasa kw'ekitiibwa kye n'ekifaananyi kye ddala bw'ali, era bw'asitula ebintu byonna n'ekigambo eky'obuyinza bwe, bwe yamala okukola eky'okunaaza ebibi, n'atuula ku mukono ogwa ddyo ogw'Obukulu waggulu;

4. ng'asinga obulungi bamalayika bw'ati nga bwe yasikira erinnya eribakira bo.

5. Kubanga ani ku bamalayika gwe yali abuuliddeko nti Ggwe oli Mwana wange, Leero nkuzadde ggwe? era nate nti Nze nnaabeeranga Kitaawe gy'ali, Naye anaabeeranga Mwana gye ndi?

6. Era nate bw'aleeta omubereberye mu nsi, ayogera nti Era bamalayika ba Katonda bonna bamusinzenga.

7. Era ayogera ku bamalayika nti Afuula bamalayika be empewo, N'abaweereza be ennimi z'omuliro:

8. naye ku Mwana ayogera nti Entebe yo, ai Katonda, ya lubeerera emirembe n'emirembe; N'omuggo ogw'obugolokofu gwe muggo ogw'obwakabaka bwo.

9. Wayagala obutuukirivu, n'okyawa obujeemu; Katonda, Katonda wo, kyavudde akufukako Amafuta ag'okusanyuka okusinga banno.

10. Era nti Ggwe, Mukama, ku lubereberye wassaawo emisingi gy'ensi, N'eggulu mulimu gwa mikono gyo:

11. Ebyo biriggwaawo; naye ggwe oli wa lubeerera: N'ebyo byonna birikaddiwa ng'ekyambalo;

12. Era olibizinga ng'essuuka, Ng'ekyambalo, ne biwaanyisibwa: Naye ggwe oba bumu, N'emyaka gyo tegiriggwaawo.

13. Naye ku malayika ki gwe yali ayogeddeko nti Tuula ku mukono gwange ogwa ddyo, Okutuusa lwe ndifuula abalabe bo entebe y'ebigere byo?

14. Bonna si gy'emyoyo egiweereza, nga gitumibwa okuweereza olw'abo abagenda okusikira obulokozi?

About Abaebbulaniya Chapter 1

Read Abaebbulaniya Chapter 1 online from the Holy Bible. This chapter is part of the Book of Abaebbulaniya in the New Testament. Continue reading with the chapter navigation above or explore the complete book.

Book Information

Book: Abaebbulaniya
Chapter: 1
Testament: New Testament

How to Read this Chapter

Use the Previous and Next Chapter buttons to continue reading Abaebbulaniya. You can also adjust the font size for comfortable reading and browse other books of the Bible using the navigation links.

https://www.youtube.com/watch?v=rzsT_Q3KLzE

More Resources

Continue Reading the Bible

Continue reading Abaebbulaniya Chapter 1 and explore every book, chapter and verse of the Holy Bible. Use the navigation links above and below to move through the Scriptures with ease.

Frequently Asked Questions

What is Abaebbulaniya Chapter 1?

Abaebbulaniya Chapter 1 is part of the Book of Abaebbulaniya in the Holy Bible.

Can I read this chapter online?

Yes. You can read the complete Abaebbulaniya Chapter 1 online for free with easy chapter navigation.

More Chapters from abaebbulaniya

  1. Abaebbulaniya Chapter 3
  2. Abaebbulaniya Chapter 2
  3. Abaebbulaniya Chapter 5
  4. Abaebbulaniya Chapter 4
  5. Abaebbulaniya Chapter 13
  6. Abaebbulaniya Chapter 12
  7. Abaebbulaniya Chapter 10

Explore More from Endagaano Empya

  1. Abaruumi Chapter 10
  2. Yokaana Chapter 10
  3. Yakobo Chapter 3
  4. 1 Timoseewo Chapter 5
  5. Lukka Chapter 4
  6. 3 Yokaana Chapter 1
  7. 1 Abasessaloniika Chapter 4

Related Chapters & Readings

  1. Isaaya Chapter 4
  2. Lukka Chapter 17
  3. Zabbuli Chapter 66
  4. Zabbuli Chapter 109
  5. Okuva Chapter 25
  6. 1 Abakkolinso Chapter 1
  7. Isaaya Chapter 22
Share Your Love

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *