1 Yokaana Chapter 1

For English

Read 1 Yokaana Chapter 1 Online

Read 1 Yokaana Chapter 1 online from the Holy Bible. This chapter is part of the Book of 1 Yokaana in the New Testament. Browse every verse with easy chapter navigation, continue to the next chapter, or explore the complete Book of 1 Yokaana and the Holy Bible online.

Choose a Chapter

1 Yokaana 1

Essuula 1

1. Ekyabaawo okuva ku lubereberye; kye twawulira, kye twalaba n'amaaso gaffe, kye twatunuulira, era engalo zaffe kye zaakwatako, ebya Kigambo eky'obulamu

2. (n'obulamu bwalabisibwa, ne tulaba, era tutegeeza, era tububuulira mmwe obulamu obwo obutaggwaawo, obwabaawo awali Kitaffe ne bulabisibwa gye tuli);

3. kye twalaba ne tuwulira, kye tubabuulira nammwe, nammwe mulyoke musse ekimu naffe; era naye okussa ekimu kwaffe kuli ne Kitaffe era n'Omwana we Yesu Kristo;

4. n'ebyo tubiwandiika ffe, essanyu lyaffe liryoke lituukirire.

5. Ne kino kye kigambo kye twawulira ekyava mu ye era kye tubuulira mmwe, nga Katonda gwe musana, so mu ye ekizikiza temuli n'akatono.

6. Bwe twogera nga tussa kimu naye ne tutambuliranga mu kizikiza, tulimba ne tutakola mazima;

7. naye bwe tutambulira mu musana, nga ye bw'ali mu musana; tussa kimu fekka na fekka, n'omusaayi gwa Yesu Omwana we gutunaazaako ekibi kyonna.

8. Bwe twogera nga tetulina kibi, twekyamya fekka so nga n'amazima tegali mu ffe.

9. Bwe twatula ebibi byaffe, ye wa mazima era omutuukirivu okutusonyiwa ebibi byaffe, n'okutunaazaako byonna ebitali bya butuukirivu.

10. Bwe twogera nga tetwonoonanga, tumufuula mulimba, so nga n'ekigambo kye tekiri mu ffe.

About 1 Yokaana Chapter 1

Read 1 Yokaana Chapter 1 online from the Holy Bible. This chapter is part of the Book of 1 Yokaana in the New Testament. Continue reading with the chapter navigation above or explore the complete book.

Book Information

Book: 1 Yokaana
Chapter: 1
Testament: New Testament

How to Read this Chapter

Use the Previous and Next Chapter buttons to continue reading 1 Yokaana. You can also adjust the font size for comfortable reading and browse other books of the Bible using the navigation links.

https://www.youtube.com/watch?v=rzsT_Q3KLzE

More Resources

Continue Reading the Bible

Continue reading 1 Yokaana Chapter 1 and explore every book, chapter and verse of the Holy Bible. Use the navigation links above and below to move through the Scriptures with ease.

Frequently Asked Questions

What is 1 Yokaana Chapter 1?

1 Yokaana Chapter 1 is part of the Book of 1 Yokaana in the Holy Bible.

Can I read this chapter online?

Yes. You can read the complete 1 Yokaana Chapter 1 online for free with easy chapter navigation.

More Chapters from 1-yokaana

  1. 1 Yokaana Chapter 2
  2. 1 Yokaana Chapter 5
  3. 1 Yokaana Chapter 4
  4. 1 Yokaana Chapter 3

Explore More from Endagaano Empya

  1. Abaebbulaniya Chapter 13
  2. Abaruumi Chapter 10
  3. Matayo Chapter 27
  4. Yokaana Chapter 3
  5. Abaebbulaniya Chapter 12
  6. Matayo Chapter 9
  7. Okubikkulirwa Chapter 8

Related Chapters & Readings

  1. Zabbuli Chapter 13
  2. Olubereberye Chapter 22
  3. Ezekyeri Chapter 20
  4. Zekkaliya Chapter 8
  5. Omubuulizi Chapter 11
  6. Oluyimba lwa Sulemaani Chapter 1
  7. Yobu Chapter 34
Share Your Love

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *