Read 2 Timoseewo Chapter 3 Online
Read 2 Timoseewo Chapter 3 online from the Holy Bible. This chapter is part of the Book of 2 Timoseewo in the New Testament. Browse every verse with easy chapter navigation, continue to the next chapter, or explore the complete Book of 2 Timoseewo and the Holy Bible online.
Choose a Chapter
2 Timoseewo 3
Essuula 3
1. Naye tegeera kino nga mu nnaku ez'oluvannyuma ebiro eby'okulaba ennaku birijja.
2. Kubanga abantu baliba nga beeyagala bokka, abaagala ebintu, abeenyumiriza, ab'amalala, abavumi, abatagondera bazadde baabwe, abateebaza, abatali batukuvu,
3. abatayagala ba luganda, abatatabagana, abawaayiriza, abateegendereza, abakambwe, abatayagala bulungi,
4. ab'enkwe, abakakanyavu, abeegulumiza, abaagala essanyu okusinga Katonda;
5. nga balina ekifaananyi ky'okutya Katonda, naye nga beegaana amaanyi gaakwo: era nabo obakubanga amabega.
6. Kubanga ku abo be bantu abasensera mu nnyumba ne banyaga abakazi abasirusiru abazitoowererwa ebibi ebingi, abafugibwa okwegomba okutali kumu,
7. abayiga bulijjo, ne batayinza ennaku zonna kutuuka ku kutegeerera ddala mazima.
8. Era nga Yane ne Yambere bwe baaziyiza Musa, ne bano bwe batyo baziyiza amazima; bayonooneka amagezi gaabwe, abatasiimibwa mu kukkiriza.
9. Naye tebalyeyongerako kuyitirira: kubanga obusirusiru bwabwe bulitegeererwa ddala abantu bonna, era ng'obwa bali bwe bwali.
10. Naye gwe wagoberera nnyo okuyigiriza kwange, empisa zange, okuteesa kwange, okukkiriza kwange, okugumiikiriza kwange, okwagala kwange, okulindirira kwange,
11. okuyigganyizibwa kwange, okubonaabona kwange; ebyambeerako mu Antiyokiya, mu Ikoniyo, mu Lusitula; okuyigganyizibwa kwe nnayigganyizibwanga bwe kwali: era Mukama waffe yandokola mu byonna.
12. Naye era bonna abaagala mu Kristo Yesu okukwatanga empisa ez'okutya Katonda banaayigganyizibwanga.
13. Naye abantu ababi n'abeetulinkirira balyeyongera okuyitiriranga mu bubi, nga balimba era nga balimbibwa.
14. Naye ggwe beeranga mu ebyo bye wayiga n'otegeerera ddala, ng'omanyi abakuyigiriza bwe bali;
15. era ng'okuva mu buto wamanyanga ebyawandiikibwa ebitukuvu ebiyinza okukugeziwaza okuyingira mu bulokovu olw'okukkiriza okuli mu Kristo Yesu.
16. Buli ekyawandiikibwa kirina okuluŋŋamya kwa Katonda, era kigasa olw'okuyigirizanga, olw'okunenyanga, olw'okutereezanga, olw'okubuulira okuli mu butuukirivu;
17. omuntu wa Katonda alemenga okubulwa kyonna kyonna, ng'alina ddala byonna olwa buli mulimu omulungi.
About 2 Timoseewo Chapter 3
Read 2 Timoseewo Chapter 3 online from the Holy Bible. This chapter is part of the Book of 2 Timoseewo in the New Testament. Continue reading with the chapter navigation above or explore the complete book.
Book Information
Book: 2 Timoseewo
Chapter: 3
Testament: New Testament
How to Read this Chapter
Use the Previous and Next Chapter buttons to continue reading 2 Timoseewo. You can also adjust the font size for comfortable reading and browse other books of the Bible using the navigation links.
More Resources
Continue Reading the Bible
Continue reading 2 Timoseewo Chapter 3 and explore every book, chapter and verse of the Holy Bible. Use the navigation links above and below to move through the Scriptures with ease.
Frequently Asked Questions
What is 2 Timoseewo Chapter 3?
2 Timoseewo Chapter 3 is part of the Book of 2 Timoseewo in the Holy Bible.
Can I read this chapter online?
Yes. You can read the complete 2 Timoseewo Chapter 3 online for free with easy chapter navigation.
More Chapters from 2 Timoseewo
Explore More from Endagaano Empya
- Okubikkulirwa Chapter 20
- Ebikolwa Chapter 19
- 2 Abakkolinso Chapter 12
- 1 Abakkolinso Chapter 11
- Matayo Chapter 22
- Lukka Chapter 18
- Abaruumi Chapter 7