2 Timoseewo Chapter 1

For English

Read 2 Timoseewo Chapter 1 Online

Read 2 Timoseewo Chapter 1 online from the Holy Bible. This chapter is part of the Book of 2 Timoseewo in the New Testament. Browse every verse with easy chapter navigation, continue to the next chapter, or explore the complete Book of 2 Timoseewo and the Holy Bible online.

Choose a Chapter

2 Timoseewo 1

Essuula 1

1. Pawulo, omutume wa Kristo Yesu olw'okwagala kwa Katonda, ng'okusuubiza bwe kuli okw'obulamu obuli mu Kristo Yesu,

2. eri Timoseewo, omwana wange omwagalwa: ekisa, okusaasira, emirembe ebiva eri Katonda Kitaffe ne Kristo Yesu Mukama waffe bituuke gy'oli.

3. Nneebaza Katonda gwe mpeereza okuva ku bajjajjange mu mwoyo omulungi, bwe nkujjukira obutayosa mu kusaba kwange emisana n'ekiro

4. nga nkulumirwa okukulaba, bwe njijukira amaziga go, ndyoke njijule essanyu;

5. bwe nnajjukizibwa okukkiriza okutali kwa bukuusa okuli mu ggwe; okwabeeranga olubereberye mu jjajjaawo Looyi ne mu nnyoko Ewuniike, era ntegeeredde ddala nga kuli ne mu ggwe.

6. Kyenva nkujjukiza okuseesanga ekirabo kya Katonda ekiri mu ggwe olw'okuteekebwako emikono gyange.

7. Kubanga Katonda teyatuwa ffe omwoyo ogw'okutya, wabula ogw'amaanyi era ogw'okwagala era ogw'okwegenderezanga.

8. Kale, tokwatirwanga nsonyi kutegeeza kwa Mukama waffe, newakubadde nze omusibe we: naye obonyaabonyezebwanga wamu n'enjiri ng'amaanyi ga Katonda bwe gali;

9. eyatulokola n'atuyita okuyita okutukuvu, si ng'ebikolwa byaffe bwe biri, wabula okumalirira kwe ye n'ekisa bwe biri, kye twaweerwa mu Kristo Yesu emirembe n'emirembe nga teginnabaawo,

10. naye kirabisibwa kaakano olw'okwolesebwa kw'Omulokozi waffe Kristo Yesu, eyaggyawo okufa n'amulisa obulamu n'obutazikirira olw'enjiri,

11. gye nnateekerwawo omubuulizi era omutume era omuyigiriza.

12. Era kyenva mbonaabona bwe ntyo: naye sikwatibwa nsonyi; kubanga mmanyi gwe nnakkiriza, ne ntegeerera ddala ng'ayinza okukuumanga kye nnamuteresa okutuusa ku lunaku luli.

13. Nywezanga ekyokulabirako eky'ebigambo eby'obulamu bye wawuliranga gye ndi, mu kukkiriza ne mu kwagala okuli mu Kristo Yesu.

14. Ekintu ekirungi kye wateresebwa okikuumenga n'Omwoyo Omutukuvu, abeera muffe.

15. Kino okimanyi nga bonna abali mu Asiya bankuba amabega; ku abo ye Fugero ne Kerumogene.

16. Mukama waffe asaasire ennyumba ya Onesifolo: kubanga yampummuzanga emirundi mingi, so teyakwatirwa nsonyi lujegere lwange,

17. naye bwe yali mu Ruumi n'anyiikira okunnoonya n'okulaba n'andaba

18. (Mukama waffe amuwe okulaba okusaasirwa eri Mukama waffe ku lunaku luli); era n'okuweereza kwonna kwe yaweerezanga mu Efeso, ggwe okutegeera bulungi nnyo.

About 2 Timoseewo Chapter 1

Read 2 Timoseewo Chapter 1 online from the Holy Bible. This chapter is part of the Book of 2 Timoseewo in the New Testament. Continue reading with the chapter navigation above or explore the complete book.

Book Information

Book: 2 Timoseewo
Chapter: 1
Testament: New Testament

How to Read this Chapter

Use the Previous and Next Chapter buttons to continue reading 2 Timoseewo. You can also adjust the font size for comfortable reading and browse other books of the Bible using the navigation links.

https://www.youtube.com/watch?v=rzsT_Q3KLzE

More Resources

Continue Reading the Bible

Continue reading 2 Timoseewo Chapter 1 and explore every book, chapter and verse of the Holy Bible. Use the navigation links above and below to move through the Scriptures with ease.

Frequently Asked Questions

What is 2 Timoseewo Chapter 1?

2 Timoseewo Chapter 1 is part of the Book of 2 Timoseewo in the Holy Bible.

Can I read this chapter online?

Yes. You can read the complete 2 Timoseewo Chapter 1 online for free with easy chapter navigation.

More Chapters from 2 Timoseewo

  1. 2 Timoseewo Chapter 3
  2. 2 Timoseewo Chapter 2
  3. 2 Timoseewo Chapter 4

Explore More from Endagaano Empya

  1. 2 Peetero Chapter 2
  2. Ebikolwa Chapter 3
  3. Lukka Chapter 3
  4. Makko Chapter 2
  5. Abaruumi Chapter 13
  6. Lukka Chapter 24
  7. Makko Chapter 10

Related Chapters & Readings

  1. Mikka Chapter 4
  2. Yeremiya Chapter 42
  3. Mikka Chapter 7
  4. Makko Chapter 13
  5. Ezekyeri Chapter 5
  6. Zabbuli Chapter 15
  7. Zabbuli Chapter 101
Share Your Love

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *