1 Peetero Chapter 5

For English

Read 1 Peetero Chapter 5 Online

Read 1 Peetero Chapter 5 online from the Holy Bible. This chapter is part of the Book of 1 Peetero in the New Testament. Browse every verse with easy chapter navigation, continue to the next chapter, or explore the complete Book of 1 Peetero and the Holy Bible online.

Choose a Chapter

1 Peetero 5

Essuula 5

1. Kale mbuulirira abakadde abali mu mmwe nze mukadde munnammwe era omutegeeza w'ebibonoobono bya Kristo, era agabanira awamu ekitiibwa ekigenda okubikkulibwa:

2. mulundenga ekisibo kya Katonda ekiri mu mmwe, nga mukirabirira si lwa maanyi naye lwa kwagala, nga Katonda bw'ayagala so si lwa kwegombanga amagoba mu bukuusa, naye lwa mwoyo;

3. so si ng'abeefuula abaami b'ebyo bye mwateresebwa, naye nga mubeeranga byakulabirako eri ekisibo:

4. Era Omusumba omukulu bw'alirabisibwa, muliweebwa engule ey'ekitiibwa etewotoka.

5. Bwe mutyo, abavubuka, mugonderenga abakadde. Era mwenna mwesibenga obuwombeefu, okuweerezagananga mwekka na mwekka: kubanga Katonda aziyiza ab'amalala, naye abawombeefu abawa ekisa.

6. Kale mwewombeekenga wansi w'omukono ogw'amaanyi ogwa Katonda, alyoke abagulumize ng'obudde butuuse;

7. nga mumusindiikiririzanga ye okweraliikirira kwammwe kwonna, kubanga ye ateeka ku mwoyo ebigambo byammwe.

8. Mutamiirukukenga, mutunulenga; omulabe wammwe Setaani atambulatambula, ng'empologoma ewuluguma, ng'anoonya gw'anaalya.

9. oyo mumuziyizenga nga muli banywevu mu kukkiriza kwammwe, nga mumanyi ng'ebibonoobono ebyo bituukirira eri baganda bammwe abali mu nsi.

10. Era Katonda ow'ekisa kyonna, eyabayitira ekitiibwa kye ekitaggwaawo mu Kristo, bwe mulimala okubonyaabonyezebwako akaseera akatono, ye yennyini alibatuukiriza, alibanyweza, alibawa amaanyi.

11. Oyo aweebwenga obuyinza emirembe n'emirembe. Amiina.

12. Mbaweerezza ebbaluwa mu mikono gya Sirwano ow'oluganda omwesigwa, nga bwe ndowooza, ey'ebigambo ebitono, nga mbabuulirira, ne mbategeeza ng'ekyo kye kisa eky'amazima ekya Katonda; mukinywererengamu.

13. Omukyala ali mu Babbulooni mulonde munnammwe abalamusizza; ne Makko omwana wange.

14. Mulamusagane n'okunywegera okw'okwagala. Emirembe gibeerenga nammwe mwenna abali mu Kristo.

About 1 Peetero Chapter 5

Read 1 Peetero Chapter 5 online from the Holy Bible. This chapter is part of the Book of 1 Peetero in the New Testament. Continue reading with the chapter navigation above or explore the complete book.

Book Information

Book: 1 Peetero
Chapter: 5
Testament: New Testament

How to Read this Chapter

Use the Previous and Next Chapter buttons to continue reading 1 Peetero. You can also adjust the font size for comfortable reading and browse other books of the Bible using the navigation links.

https://www.youtube.com/watch?v=rzsT_Q3KLzE

More Resources

Continue Reading the Bible

Continue reading 1 Peetero Chapter 5 and explore every book, chapter and verse of the Holy Bible. Use the navigation links above and below to move through the Scriptures with ease.

Frequently Asked Questions

What is 1 Peetero Chapter 5?

1 Peetero Chapter 5 is part of the Book of 1 Peetero in the Holy Bible.

Can I read this chapter online?

Yes. You can read the complete 1 Peetero Chapter 5 online for free with easy chapter navigation.

More Chapters from 1-peetero

  1. 1 Peetero Chapter 2
  2. 1 Peetero Chapter 3
  3. 1 Peetero Chapter 1
  4. 1 Peetero Chapter 4

Explore More from Endagaano Empya

  1. 1 Abakkolinso Chapter 13
  2. 1 Abasessaloniika Chapter 4
  3. Lukka Chapter 20
  4. 2 Abakkolinso Chapter 7
  5. Abaggalatiya Chapter 5
  6. 2 Abakkolinso Chapter 11
  7. 1 Yokaana Chapter 3

Related Chapters & Readings

  1. 2 Ebyomumirembe Chapter 16
  2. Matayo Chapter 17
  3. Abaebbulaniya Chapter 6
  4. Ezekyeri Chapter 4
  5. Isaaya Chapter 64
  6. Ekyabalamuzi Chapter 15
  7. Zabbuli Chapter 45
Share Your Love

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *