1 Abakkolinso Chapter 13

For English

Read 1 Abakkolinso Chapter 13 Online

Read 1 Abakkolinso Chapter 13 online from the Holy Bible. This chapter is part of the Book of 1 Abakkolinso in the New Testament. Browse every verse with easy chapter navigation, continue to the next chapter, or explore the complete Book of 1 Abakkolinso and the Holy Bible online.

Choose a Chapter

1 Abakkolinso 13

Essuula 13

1. Bwe njogera n'ennimi z'abantu n’eza bamalayika, naye ne ssiba na kwagala, nga nfuuse ekikomo ekivuga n'ebitaasa ebisaala.

2. Era bwe mba ne bunnabbi ne ntegeera ebyama byonna n'okutegeera kwonna; era bwe mba n'okukkiriza kwonna, n'okuggyawo ne nzigyawo ensozi; naye ne ssiba na kwagala, nga ssiri kintu.

3. Era bwe ngabira abaavu bye nnina byonna okubaliisanga, era bwe mpaayo omubiri gwange okwokebwa, naye ne ssiba na kwagala, nga ssiriiko kye ngasizza.

4. Okwagala kugumiikiriza, kulina ekisa; okwagala tekuba na buggya; okwagala tekwekulumbaza, tekwegulumiza

5. tekukola bitasaana, tekunoonya byakwo, tekunyiiga, tekusiba bubi ku mwoyo;

6. tekusanyukira bitali bya butuukirivu, naye kusanyukira wamu n'amazima;

7. kugumiikiriza byonna, kukkiriza byonna, kusuubira byonna, kuzibiikiriza byonna.

8. Okwagala tekuggwaawo emirembe gyonna: naye oba bunnabbi, bulivaawo; oba ennimi, zirikoma; oba okutegeera, kulivaawo.

9. Kubanga tutegeerako kitundu, era tulagulako kitundu:

10. naye ebituukirivu bwe birijja, eby'ekitundu birivaawo.

11. Bwe nnali omuto, nnayogeranga ng'omuto, nnategeeranga ng'omuto, nnalowoozanga ng'omuto: bwe nnakula, ne ndeka eby'obuto.

12. Kubanga kaakano tulabira mu ndabirwamu ebitalabika bulungi; naye mu biro biri tulitunulagana n'amaaso: kaakano ntegeerako kitundu; naye mu biro biri nditegeerera ddala era nga bwe nnategeererwa ddala.

13. Naye kaakano waliwo okukkiriza, okusuubira, okwagala, ebyo byonsatule; naye ku ebyo ekisinga obukulu kwagala.

About 1 Abakkolinso Chapter 13

Read 1 Abakkolinso Chapter 13 online from the Holy Bible. This chapter is part of the Book of 1 Abakkolinso in the New Testament. Continue reading with the chapter navigation above or explore the complete book.

Book Information

Book: 1 Abakkolinso
Chapter: 13
Testament: New Testament

How to Read this Chapter

Use the Previous and Next Chapter buttons to continue reading 1 Abakkolinso. You can also adjust the font size for comfortable reading and browse other books of the Bible using the navigation links.

https://www.youtube.com/watch?v=rzsT_Q3KLzE

More Resources

Continue Reading the Bible

Continue reading 1 Abakkolinso Chapter 13 and explore every book, chapter and verse of the Holy Bible. Use the navigation links above and below to move through the Scriptures with ease.

Frequently Asked Questions

What is 1 Abakkolinso Chapter 13?

1 Abakkolinso Chapter 13 is part of the Book of 1 Abakkolinso in the Holy Bible.

Can I read this chapter online?

Yes. You can read the complete 1 Abakkolinso Chapter 13 online for free with easy chapter navigation.

More Chapters from 1 Abakkolinso

  1. 1 Abakkolinso Chapter 7
  2. 1 Abakkolinso Chapter 5
  3. 1 Abakkolinso Chapter 4
  4. 1 Abakkolinso Chapter 2
  5. 1 Abakkolinso Chapter 9
  6. 1 Abakkolinso Chapter 16
  7. 1 Abakkolinso Chapter 14

Explore More from Endagaano Empya

  1. Abaefeeso Chapter 1
  2. Okubikkulirwa Chapter 5
  3. 1 Timoseewo Chapter 6
  4. 1 Peetero Chapter 4
  5. Okubikkulirwa Chapter 22
  6. Yokaana Chapter 16
  7. Makko Chapter 16

Related Chapters & Readings

  1. 1 Samwiri Chapter 26
  2. Ekyamateeka Chapter 10
  3. Zabbuli Chapter 66
  4. Okubikkulirwa Chapter 10
  5. 1 Peetero Chapter 5
  6. 1 Bassekabaka Chapter 13
  7. Okuva Chapter 34
Share Your Love

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *