Ebyabaleevi Chapter 12

For English

Read Ebyabaleevi Chapter 12 Online

Read Ebyabaleevi Chapter 12 online from the Holy Bible. This chapter is part of the Book of Ebyabaleevi in the Old Testament. Browse every verse with easy chapter navigation, continue to the next chapter, or explore the complete Book of Ebyabaleevi and the Holy Bible online.

Choose a Chapter

Ebyabaleevi 12

Essuula 12

1. Mukama n'agamba Musa nti

2. Gamba abaana ba Isiraeri nti Omukazi bw'anaabanga olubuto n'azaala omwana ow'obulenzi, kale omukazi oyo anaabanga atali mulongoofu ennaku musanvu; nga bw'abeera mu nnaku ez'okweyawula kw'endwadde ye, bw'atyo bw'anaabanga atali mulongoofu.

3. Awo ku lunaku olw'omunaana omubiri gw'ekikuta kye gunaakomolwanga.

4. Era omukazi anaamalanga ennaku asatu mu ssatu mu musaayi ogw'okutukuzibwa kwe; takomanga ku kintu ekitukuvu, so tayingiranga mu kifo ekitukuvu, okutuusa ennaku ez'okutukuzibwa kwe lwe ziriggwa.

5. Naye bw'anaazaalanga omwana ow'obuwala, kale anaabanga atali mulongoofu ssabbiiti bbiri, nga bw'abeera mu kweyawula kwe; era anaamalanga ennaku nkaaga mu mukaaga mu musaayi ogw'okutukuzibwa kwe.

6. Awo ennaku ez'okutukuzibwa kwe bwe ziggwanga; ez'ow'obulenzi, oba za wa buwala, anaaleetanga omwana gw'endiga ogw'omwaka ogw'olubereberye okuba ekiweebwayo ekyokebwa, n'ejjiba etto, oba kaamukuukulu, okuba ekiweebwayo olw'ekibi, ku mulyango gw'eweema ey'okusisinkanirangamu, eri kabona:

7. kale anaagiwangayo mu maaso ga Mukama, n'amutangirira; kale anaalongoosebwanga mu nsulo y'omusaayi gwe. Eryo lye tteeka ly'omukazi azaala, oba wa bulenzi oba wa buwala.

8. Era mu bintu bye bw'ataayinzenga kuleeta mwana gwa ndiga, kale anaatwalanga bakaamukuukulu babiri, oba amayiba amato abiri; erimu okuba ekiweebwayo ekyokebwa, n'eddala okuba ekiweebwayo olw'ekibi: era kabona anaamutangiriranga era anaabanga mulongoofu.

About Ebyabaleevi Chapter 12

Read Ebyabaleevi Chapter 12 online from the Holy Bible. This chapter is part of the Book of Ebyabaleevi in the Old Testament. Continue reading with the chapter navigation above or explore the complete book.

Book Information

Book: Ebyabaleevi
Chapter: 12
Testament: Old Testament

How to Read this Chapter

Use the Previous and Next Chapter buttons to continue reading Ebyabaleevi. You can also adjust the font size for comfortable reading and browse other books of the Bible using the navigation links.

https://www.youtube.com/watch?v=rzsT_Q3KLzE

More Resources

Continue Reading the Bible

Continue reading Ebyabaleevi Chapter 12 and explore every book, chapter and verse of the Holy Bible. Use the navigation links above and below to move through the Scriptures with ease.

Frequently Asked Questions

What is Ebyabaleevi Chapter 12?

Ebyabaleevi Chapter 12 is part of the Book of Ebyabaleevi in the Holy Bible.

Can I read this chapter online?

Yes. You can read the complete Ebyabaleevi Chapter 12 online for free with easy chapter navigation.

More Chapters from ebyabaleevi

  1. Ebyabaleevi Chapter 1
  2. Ebyabaleevi Chapter 16
  3. Ebyabaleevi Chapter 2
  4. Ebyabaleevi Chapter 27
  5. Ebyabaleevi Chapter 20
  6. Ebyabaleevi Chapter 18
  7. Ebyabaleevi Chapter 15

Explore More from Endagaano Enkadde

  1. 1 Ebyomumirembe Chapter 7
  2. Omubuulizi Chapter 10
  3. 2 Samwiri Chapter 23
  4. 1 Bassekabaka Chapter 13
  5. Zabbuli Chapter 9
  6. Okubala Chapter 28
  7. Ekyamateeka Chapter 14

Related Chapters & Readings

  1. Yakobo Chapter 4
  2. Okubala Chapter 33
  3. 2 Abakkolinso Chapter 7
  4. 1 Samwiri Chapter 15
  5. 1 Ebyomumirembe Chapter 26
  6. Yeremiya Chapter 51
  7. Zabbuli Chapter 94
Share Your Love

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *