Read 1 Abasessaloniika Chapter 1 Online
Read 1 Abasessaloniika Chapter 1 online from the Holy Bible. This chapter is part of the Book of 1 Abasessaloniika in the New Testament. Browse every verse with easy chapter navigation, continue to the next chapter, or explore the complete Book of 1 Abasessaloniika and the Holy Bible online.
Choose a Chapter
1 Abasessaloniika 1
Essuula 1
1. Pawulo ne Sirwano ne Timoseewo eri ekkanisa ey'Abasessaloniika eri mu Katonda Kitaffe ne Mukama waffe Yesu Kristo: ekisa kibeerenga gye muli n'emirembe.
2. Twebaza Katonda ku lwammwe mwenna ennaku zonna, nga tuboogerako mu kusaba kwaffe;
3. nga tujjukira bulijjo omulimu gwammwe ogw'okukkiriza, n'okufuba okw'okwagala, n'okugumiikiriza okw'essuubi lya Mukama waffe Yesu Kristo, mu maaso ga Katonda era Kitaffe;
4. nga tumanyi, ab'oluganda abaagalwa Katonda, okulondebwa kwammwe,
5. kubanga enjiri yaffe teyajja gye muli mu kigambo bugambo, wabula era ne mu maanyi, ne mu Mwoyo Omutukuvu, ne mu kutegeerera ddala okungi; nga bwe mumanyi bwe twali gye muli ku lwammwe.
6. Nammwe ne mutugoberera ffe ne Mukama waffe, bwe mwatoolera ekigambo mu kubonaabona okungi, n'essanyu ery'Omwoyo Omutukuvu;
7. mmwe n'okuba ne muba ekyokulabirako eri abakkiriza bonna mu Makedoni ne mu Akaya.
8. Kubanga gye muli ye yava eddoboozi ly'ekigambo kya Mukama waffe, si mu Makedoni ne mu Akaya yokka, naye mu buli kifo okukkiriza kwammwe eri Katonda kwabuna; bwe tutyo ne tutabaako kigambo kye twetaaga okwogera.
9. Kubanga bo bokka babuulira ebyaffe okuyingira kwaffe gye muli bwe kwali; era ne bwe mwakyukira Katonda okuleka ebifaananyi, okuweerezanga Katonda omulamu ow'amazima,
10. n'okulindiriranga Omwana we okuva mu ggulu, gwe yazuukiza mu bafu, Yesu, atulokola mu busungu obugenda okujja.
About 1 Abasessaloniika Chapter 1
Read 1 Abasessaloniika Chapter 1 online from the Holy Bible. This chapter is part of the Book of 1 Abasessaloniika in the New Testament. Continue reading with the chapter navigation above or explore the complete book.
Book Information
Book: 1 Abasessaloniika
Chapter: 1
Testament: New Testament
How to Read this Chapter
Use the Previous and Next Chapter buttons to continue reading 1 Abasessaloniika. You can also adjust the font size for comfortable reading and browse other books of the Bible using the navigation links.
More Resources
Continue Reading the Bible
Continue reading 1 Abasessaloniika Chapter 1 and explore every book, chapter and verse of the Holy Bible. Use the navigation links above and below to move through the Scriptures with ease.
Frequently Asked Questions
What is 1 Abasessaloniika Chapter 1?
1 Abasessaloniika Chapter 1 is part of the Book of 1 Abasessaloniika in the Holy Bible.
Can I read this chapter online?
Yes. You can read the complete 1 Abasessaloniika Chapter 1 online for free with easy chapter navigation.
More Chapters from 1 Abasessaloniika
- 1 Abasessaloniika Chapter 3
- 1 Abasessaloniika Chapter 2
- 1 Abasessaloniika Chapter 4
- 1 Abasessaloniika Chapter 5
Explore More from Endagaano Empya
- Abafiripi Chapter 2
- 2 Timoseewo Chapter 4
- 2 Abakkolinso Chapter 2
- Ebikolwa Chapter 26
- Okubikkulirwa Chapter 21
- 2 Peetero Chapter 1
- Matayo Chapter 14