Read 1 Abakkolinso Chapter 2 Online
Read 1 Abakkolinso Chapter 2 online from the Holy Bible. This chapter is part of the Book of 1 Abakkolinso in the New Testament. Browse every verse with easy chapter navigation, continue to the next chapter, or explore the complete Book of 1 Abakkolinso and the Holy Bible online.
Choose a Chapter
1 Abakkolinso 2
Essuula 2
1. Nange, ab'oluganda, bwe nnajja gye muli, sajja na maanyi mangi ag'ebigambo oba amagezi nga mbabuulira ekyama kya Katonda,
2. Kubanga nnamalirira obutamanya kigambo mu mmwe, wabula Yesu Kristo era oyo eyakomererwa.
3. Nange nnabeeranga nammwe mu bunafu ne mu kutya ne mu kukankana okungi.
4. N'ekigambo kyange n'okubuulira kwange tebyabanga mu bigambo eby'amagezi ebisendasenda, wabula mu kutegeeza kw'Omwoyo n'amaanyi:
5. okukkiriza kwammwe kulemenga okubeera mu magezi g'abantu, wabula mu maanyi ga Katonda.
6. Naye amagezi tugoogera mu abo abatuukirira: naye amagezi agatali ga mu mirembe gino, era agatali ga bakulu ab'omu mirembe gino, abaggwaawo:
7. naye twogera amagezi ga Katonda mu kyama, gali agakisibwa, Katonda ge yalagira edda ensi nga tezinnabaawo olw'ekitiibwa kyaffe:
8. abakulu bonna ab'omu mirembe gino ge batategeeranga n'omu: kuba singa baagategeera, tebandikomeredde Mukama wa kitiibwa:
9. naye nga bwe kyawandiikibwa nti Eriiso bye litalabangako, n'okutu bye kutawuliranga, N'ebitayingiranga mu mutima gwa muntu, Byonna Katonda bye yategekera abamwagala.
10. Naye ffe Katonda yatubibikkulira ku bw'Omwoyo: kubanga Omwoyo anoonya byonna era n'ebitategeerekeka ebya Katonda.
11. Kubanga muntu ki ategeera eby'omuntu wabula omwoyo gw'omuntu oguli mu ye? era bwe kityo n'ebya Katonda siwali abitegeera wabula Omwoyo gwa Katonda.
12. Naye ffe tetwaweebwa mwoyo gwa nsi, wabula omwoyo oguva eri Katonda, tulyoke tutegeerenga Katonda by'atuwa obuwa.
13. N'okwogera twogera ebyo, si mu bigambo amagezi g'abantu bye gayigiriza, wabula Omwoyo by'ayigiriza; bwe tugeraageranya eby'omwoyo n'eby'omwoyo.
14. Naye omuntu ow'omukka obukka takkiriza bya Mwoyo gwa Katonda: kubanga bya busirusiru gy'ali; era tayinza kabitegeera, kubanga bikeberwa na mwoyo.
15. Naye omuntu ow'omwoyo akebera byonna, naye ye yennyini takeberwa muntu yenna.
16. Kubanga ani eyali ategedde okulowooza kwa Mukama waffe, alyoke amuyigirize? Naye ffe tulina okulowooza kwa Kristo.
About 1 Abakkolinso Chapter 2
Read 1 Abakkolinso Chapter 2 online from the Holy Bible. This chapter is part of the Book of 1 Abakkolinso in the New Testament. Continue reading with the chapter navigation above or explore the complete book.
Book Information
Book: 1 Abakkolinso
Chapter: 2
Testament: New Testament
How to Read this Chapter
Use the Previous and Next Chapter buttons to continue reading 1 Abakkolinso. You can also adjust the font size for comfortable reading and browse other books of the Bible using the navigation links.
More Resources
Continue Reading the Bible
Continue reading 1 Abakkolinso Chapter 2 and explore every book, chapter and verse of the Holy Bible. Use the navigation links above and below to move through the Scriptures with ease.
Frequently Asked Questions
What is 1 Abakkolinso Chapter 2?
1 Abakkolinso Chapter 2 is part of the Book of 1 Abakkolinso in the Holy Bible.
Can I read this chapter online?
Yes. You can read the complete 1 Abakkolinso Chapter 2 online for free with easy chapter navigation.
More Chapters from 1 Abakkolinso
- 1 Abakkolinso Chapter 5
- 1 Abakkolinso Chapter 9
- 1 Abakkolinso Chapter 7
- 1 Abakkolinso Chapter 4
- 1 Abakkolinso Chapter 16
- 1 Abakkolinso Chapter 13
- 1 Abakkolinso Chapter 14
Explore More from Endagaano Empya
- Yokaana Chapter 10
- 1 Abakkolinso Chapter 6
- 2 Abakkolinso Chapter 13
- Yakobo Chapter 1
- 1 Peetero Chapter 2
- Makko Chapter 11
- Ebikolwa Chapter 12