2 Abasessaloniika Chapter 1

For English

Read 2 Abasessaloniika Chapter 1 Online

Read 2 Abasessaloniika Chapter 1 online from the Holy Bible. This chapter is part of the Book of 2 Abasessaloniika in the New Testament. Browse every verse with easy chapter navigation, continue to the next chapter, or explore the complete Book of 2 Abasessaloniika and the Holy Bible online.

Choose a Chapter

2 Abasessaloniika 1

Essuula 1

1. Pawulo ne Sirwano ne Timoseewo eri ekkanisa ey'Abasessaloniika mu Katonda Kitaffe ne Mukama waffe Yesu Kristo;

2. ekisa kibeerenga gye muli n'emirembe ebiva eri Katonda Kitaffe ne Mukama waffe Yesu Kristo.

3. Kitugwanidde okwebazanga Katonda ennaku zonna ku lwammwe, ab'oluganda, nga bwe kisaana, kubanga okukkiriza kwammwe kukula nnyo, n'okwagalana kwa buli muntu ku mmwe mwenna mwekka na mwekka kweyongera;

4. naffe bennyini n'okwenyumiriza ne twenyumiririzanga mu mmwe mu kkanisa za Katonda olw'okugumiikiriza kwammwe n'okukkiriza mu kuyigganyizibwa kwammwe kwonna n'okubonaabona kwe muzibiikiriza;

5. ebyo ke kabonero k'omusango gwa Katonda ogw'ensonga; mulyoke musaanyizibwe obwakabaka bwa Katonda, n'okubonaabona bwe mubonaabonera:

6. oba nga kya nsonga eri Katonda okubasasula okubonaabona abababonyaabonya,

7. era nammwe ababonyaabonyezebwa okubasasula okwesiima awamu naffe, mu kubikkulibwa kwa Mukama waffe Yesu okuva mu ggulu awamu ne bamalayika ab'obuyinza bwe,

8. mu muliro ogwaka, ng'awalana eggwanga abatamanyi Katonda, n'abo abatagondera njiri ya Mukama waffe Yesu:

9. abalibonerezebwa, kwe kuzikirira emirembe n'emirembe okuva mu maaso ga Mukama waffe ne mu kitiibwa ky'amaanyi ge,

10. bw'alijja okuweebwa ekitiibwa mu batukuvu be, n'okwewuunyizibwa mu bonna abakkiriza (kubanga okutegeeza kwaffe gye muli kwakkirizibwa) ku lunaku luli.

11. Kyetuva tubasabira ennaku zonna, Katonda waffe abasaanyize okuyitibwa kwammwe, era atuukirize n'amaanyi buli kye mwagala eky'obulungi na buli mulimu ogw'okukkiriza;

12. erinnya lya Mukama waffe Yesu liryoke liweebwe ekitiibwa mu mmwe, era nammwe mu ye, ng'ekisa kya Katonda waffe ne Mukama waffe Yesu Kristo bwe kiri.

About 2 Abasessaloniika Chapter 1

Read 2 Abasessaloniika Chapter 1 online from the Holy Bible. This chapter is part of the Book of 2 Abasessaloniika in the New Testament. Continue reading with the chapter navigation above or explore the complete book.

Book Information

Book: 2 Abasessaloniika
Chapter: 1
Testament: New Testament

How to Read this Chapter

Use the Previous and Next Chapter buttons to continue reading 2 Abasessaloniika. You can also adjust the font size for comfortable reading and browse other books of the Bible using the navigation links.

https://www.youtube.com/watch?v=rzsT_Q3KLzE

More Resources

Continue Reading the Bible

Continue reading 2 Abasessaloniika Chapter 1 and explore every book, chapter and verse of the Holy Bible. Use the navigation links above and below to move through the Scriptures with ease.

Frequently Asked Questions

What is 2 Abasessaloniika Chapter 1?

2 Abasessaloniika Chapter 1 is part of the Book of 2 Abasessaloniika in the Holy Bible.

Can I read this chapter online?

Yes. You can read the complete 2 Abasessaloniika Chapter 1 online for free with easy chapter navigation.

More Chapters from 2 Abasessaloniika

  1. 2 Abasessaloniika Chapter 2
  2. 2 Abasessaloniika Chapter 3

Explore More from Endagaano Empya

  1. 2 Abakkolinso Chapter 6
  2. Abaruumi Chapter 8
  3. Matayo Chapter 14
  4. Matayo Chapter 22
  5. Abaruumi Chapter 3
  6. Matayo Chapter 17
  7. Matayo Chapter 10

Related Chapters & Readings

  1. Okuva Chapter 24
  2. Isaaya Chapter 37
  3. Zabbuli Chapter 147
  4. Zabbuli Chapter 134
  5. Koseya Chapter 14
  6. Abaruumi Chapter 11
  7. Abafiripi Chapter 3
Share Your Love

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *